Tukwanirizza mu Kkanisa eye’South London Luganda Seventh-day Adventist. Nga otukyalidde ku muko guno oba mu kkanisa yaffe, twagala owulire nga naawe oli wa mu nnyumba yaffe. Tukuyita olambule ebitundu byonna eby’omuko gwaffe guno, bwoba ng’olina ebibuuzo, tujja kusanyuka nga otutuukiridde. Ekkanisa yaffe esanyukira abantu, era erina okusinza n’ebyokuyiga ebinyuvu era ebisaanira abantu ab’emyaka egyenjawulo, abato, abavubuka era n’abantu abakulu. Mutunuleeko ku lupapula lwaffe okuli biki ebigenda mu maaso, mulyoke mulabe emikolo gyetulina.
Ekkanisa yaffe y’emu ku makanisa aga Seventh-day Adventist agali mu buli ggwanga munsi yonna. Wano mu South London Luganda, tusinza mu Luganda, kyokka era olwabagenyi abangi abogera olulimi oluzungu, tubeerawo nokukyusa mu luzungu.
Essaawa z’okusinza
Saturday (Ssabbiiti):
Essomero lya Ssabbiiti (Abakulu n’abato) – Essaawa ssatu n’eddakiika ana mu ttaano ezokumakya okutuusa essaawa ttaano zenyini (9.45am – 11.00am).
Okusinza - Essaawa ttaano neddakiika kkumi na’ttaano okutuusa essaawa musanvu ne’kitundu ezolweggulo (11:15am – 13:30pm)
Wednesday (Lwakusatu)
Olukungaana lwokusaba ku ssaawa emu n’ekitundu ezakawungeezi.
Welcome to the SOUTH LONDON LUGANDA Seventh-day Adventist Church. When visiting this website or visiting our church, we want you to feel part of our church family. We invite you to explore the different sections of this website, if you have any questions we would be delighted if you contact us. Our church is family-friendly with services and activities for all the family. Please see our events page for a full listing of activities.
Our Church is part of the world-wide Seventh-Day Adventist community found in almost all countries of the world. Here at South London Luganda we worship in Luganda but there is always a translation in English.
SERVICE TIMES:
Sabbath (Saturday): Bible Study for Adults and Children 9.45am to 11.00am, Main Services 11.15am to 1.30pm
Wednesdays: Prayer Meeting starting at 7.30pm